OMULANGIRA NAKIBINGE : NAMANYA EKIRUMA KABAKA NAYE TEBAAMPULIRIZA, OBUZIBU BUVA KU KATIKKIRO

  Рет қаралды 27,449

Solomon Kaweesa

Solomon Kaweesa

14 күн бұрын

This is part 2 of our conversation with Omulangira Nakibinge talking about how Buganda ended up in the mess it is in now. He advices on how Baganda can rescue themselves.
#solomonkaweesa #youtube #l4t #matayo #buganda #kabakamutebi #kabaka

Пікірлер: 227
@user-rr3py6pm8d
@user-rr3py6pm8d 12 күн бұрын
Respect to that Man mulangira big up ❤❤
@dornamatovu588
@dornamatovu588 11 күн бұрын
Wewaawo webale kwogera mazima 👑Nakibinge Ekiseera kiwanvu nyo oze otubulira ebintu bino Naye okumanya no kutegeera sikwabulyoomu Era nga ne mu bayibuli Mulimu olunyiriri Nti: Bilina amaaso naye tebilaba Bilina amatu naye tebiwulira Bilina enyindo naye tebiwunyiriza Naye ffe abalina omukisa tufunye okumanya nokutegeera Njakugenda mumaaso okola kyetulina okola okutereeza ensi yaffe
@nyakaturaphiloannette1016
@nyakaturaphiloannette1016 12 күн бұрын
Mwanyinaze mulangira Nakibinge omanyi nti omuntu ayogera amazima tebamukiririzamu watching from Denmark
@ObjectTurmoil
@ObjectTurmoil 9 күн бұрын
Abamu kuffe tukkiriza kuba tukooye okututundanga
@ObjectTurmoil
@ObjectTurmoil 9 күн бұрын
Mutebi yegatta nabanyarwanda nebatulyaamu olukwe, kati bamwefulidde, atusubira okumutaasa......
@sanruth6317
@sanruth6317 10 күн бұрын
Mulangila Nakibinge thanks a lot ,webale kunyonyola Buganda, tukwebaza mulangila Nakibinge we love U so much.
@moseskable3806
@moseskable3806 12 күн бұрын
Thank you so much big bro for hosting Kojja. God Bless you Kojja and Mr. Solomon
@anotherambrose7363
@anotherambrose7363 10 күн бұрын
This man is informed but Baganda are confused these days. They will not listen to him.
@NANSUBUGAFAITH-vl6vt
@NANSUBUGAFAITH-vl6vt 7 күн бұрын
Omulangira Nakibinge webale nnyo kutanya nsonga naye nsaba tutereze ennono ngabwemuvuddeyo okuteereza obuwangwa Omuterega aterere ku Namulondo.
@user-bv9vm9ig5w
@user-bv9vm9ig5w 12 күн бұрын
Bulijjo ono gwenoonya 😂😂😂😂 mutebi nedda yatulyamuddaaaa byayogera byona bituufu
@sarahnamukasa8328
@sarahnamukasa8328 12 күн бұрын
Omulangira thanks so much but too much ignorance with our people its the biggest problem now.
@kamulipatrick4411
@kamulipatrick4411 12 күн бұрын
Mubutufu nange bwenfumitirizamu banange Teri munyarwanda asobola kunyonyola nsonga za Buganda bwatyo nedda
@Nakiyingi-rb5bx
@Nakiyingi-rb5bx 11 күн бұрын
Nebwaba munyalwada kasita aweleza bwakabaka bwemyoyo munono ngabwelina okubaa😂😂 nze yewange
@user-bk2vs8bu5w
@user-bk2vs8bu5w 10 күн бұрын
Oli mutuffu
@shakirahnabachwa6625
@shakirahnabachwa6625 9 күн бұрын
Okilabye❤
@user-bk2vs8bu5w
@user-bk2vs8bu5w 9 күн бұрын
@@shakirahnabachwa6625 Nyo
@mwiartisanwoods5609
@mwiartisanwoods5609 10 күн бұрын
Mulangila njagala tusisinkane. Nze mulangila muno..ojakuntegera nga tusisinkanye
@jameswambede4524
@jameswambede4524 10 күн бұрын
Okusinzila ku byempulide Kabaka Mutebi nabalala bona abali e Mengo tebali kumusingi gwe' nono.
@shakirahnabachwa6625
@shakirahnabachwa6625 12 күн бұрын
Nze mulangira sikuvaako wama gwe ayogera amazima
@nandawulavictoria5580
@nandawulavictoria5580 12 күн бұрын
Mulangira webale kutanya nsonga muganda wange ❤❤❤❤
@flon1739
@flon1739 11 күн бұрын
I believe you. It is time to put things right- buli kimu munsi, kiri ku surgical table. Buli omu ajja kukiwulira.😮
@muzzukuluwaggunju
@muzzukuluwaggunju 8 күн бұрын
Ebintu bino Omulangira byalambulula ababimanyi batono ddala... zino ze Nnono za Buganda! Bangi tetubimanyiddeeko ddala wadde😢😢
@mukiibichristopher2836
@mukiibichristopher2836 7 күн бұрын
Wabula omulagira webale nyoo ela nkusaba kutuyamba kutusomesa munage
@keeyaronnie9540
@keeyaronnie9540 12 күн бұрын
Oli mutuufu nyo munsonga z'olambise omulangira. Binno atabimanyi nkusaba biveemu tokomentionga😢😢😢😢
@Ndikulwange
@Ndikulwange 11 күн бұрын
Many thanks for the program mukulu Kawesa, webale kuweereza. Omulangira Nakibinge, it's always a pleasure to hear your wise counsel and looking forward to meet you some wonderful day.
@DumbaKayima
@DumbaKayima 7 күн бұрын
Masaaba mwamuvunana kwokya katale nga yakava ebweluwa UGANDA twagaala ssabasajja kabaka wabuganda Aliwa museveni muhoozi mayega mwebakiilimululu muli mukuvabira
@user-rr3py6pm8d
@user-rr3py6pm8d 12 күн бұрын
I love this Man ❤️💐🌺 my names are Judith kaki jst tell him that he will know 🌼🌼
@Betty-oe9uh
@Betty-oe9uh 7 күн бұрын
This guy just spoke my mind let bajjaja intervain
@mukiibichristopher2836
@mukiibichristopher2836 7 күн бұрын
Nange bwetyo
@ReginaNantumwa
@ReginaNantumwa 12 күн бұрын
Webale nyo Sebo waffe omulangila Nakibinge
@user-bv9vm9ig5w
@user-bv9vm9ig5w 12 күн бұрын
Kale singa ono gwebattikira Ddamula obuganda bwalirwanyeko kubaye alinamu ku ddobozi kabaka asirikanyo
@masakaslumkidsafrica
@masakaslumkidsafrica 10 күн бұрын
Kyogereko
@ahmmadmutebi9424
@ahmmadmutebi9424 12 күн бұрын
Tusimanyo okutuwereza thanks for the show
@paulapostle1614
@paulapostle1614 12 күн бұрын
I respect the heart of forgiveness
@RoseMary-x5d
@RoseMary-x5d 2 күн бұрын
Yes byoyogera bitufu nayekati tusaba oremekufuka ssegwanga.
@shakirahnabachwa6625
@shakirahnabachwa6625 12 күн бұрын
Mulangira webale kusomesa gwanga owekitibwa
@faithful4475
@faithful4475 11 күн бұрын
I love this prince ❤
@soomiasoon2559
@soomiasoon2559 12 күн бұрын
Lumbuye ayitiwa nga bamutayiza
@teddienalongo1593
@teddienalongo1593 12 күн бұрын
Naye mwe oluganda mulutegela mutya abeera tategeza lumbuye abeera ategela abo bonna abasola okulwanilila obuganda bajje tukume.ebyotyo
@sseguyawilly3772
@sseguyawilly3772 11 күн бұрын
Tuyambe bambi obuganda bwajura obutamanya
@mulemesteven1734
@mulemesteven1734 11 күн бұрын
Wow!😮
@IsaLuigaleBakibinga
@IsaLuigaleBakibinga 9 күн бұрын
Mulangira !!! Kituufu Nyooo, Nina Muwala wange Jjaja we Yeya mwelondera Okumusikira nga wayiisewo Emyaka 10 . Era bwewabaawo Byayagala Abiyisa Kuye . Nabitugamba !!
@JULIAREINZ
@JULIAREINZ 10 күн бұрын
Ate lumbuye yatugamba nti kabaka bajja kuloda mulonde ate noyo ayogedde nti wooba omulangira osoboola okulondebwa nga kabaka
@catheryn980
@catheryn980 7 күн бұрын
Bajajja bebamulonda sosi bantu,
@salongokimera7975
@salongokimera7975 11 күн бұрын
Yes byona wabyogera mulangira
@chrisjapan636
@chrisjapan636 11 күн бұрын
Omulagela Nakibege tweyazizza nyo Nnaye muwandeke ebitabo beyabe abazuukulu
@kaluredigital8806
@kaluredigital8806 5 күн бұрын
Naloose nga kabaka afudde
@user-vs7kk2bk9g
@user-vs7kk2bk9g 7 күн бұрын
Munnono ya Buganda, ab'Ekika ky'Emamba beyita Balangira n'olwekyo nono Nakibinge mutabaani wa w'Omugenzi Kaaya e Bunamwaya eyagula e Kisu kya Nambi Bakazirwendo Ssemandwa mubukyamu, yandibadde ataasa Buganda najja mama we mu mbuga ya Nambi, Buganda esobole okuterera kuba Nambi y'ensibuko y'amagezi Abaganda ge betaga okutereza Buganda n'Ensi eno!
@NtambiMusa-nh7ph
@NtambiMusa-nh7ph 9 күн бұрын
Good services
@dr.watuwawilliams1639
@dr.watuwawilliams1639 12 күн бұрын
Very informative.Mutebi has been misled.Problems have been brought by misunderstandings and misguidance.
@NabachwaMaureen
@NabachwaMaureen 16 сағат бұрын
Thank you. But things went wrong from the bigning
@mibservicesltd
@mibservicesltd 11 күн бұрын
Mpomelwa, nga bwe njokya Lumonde wange.Abayina amaatu *****
@shakirahnabachwa6625
@shakirahnabachwa6625 12 күн бұрын
❤❤❤🎉🎉🎉🎉
@nicholaslubega6267
@nicholaslubega6267 11 күн бұрын
Solomon omukulu oyo mutufu nyoo100% mukomyewo byona bitufu
@kasulestephen4213
@kasulestephen4213 9 күн бұрын
Naye mutabani wa Kaaya yafukadi omulangira????? Sibuziza mububi??
@SseguyaMazima
@SseguyaMazima 11 күн бұрын
kabaka Kateregga yalya obuganda, naye nga teyali mwana wa kabaka eyali yaakavaako!
@carolinenaamala9402
@carolinenaamala9402 12 күн бұрын
Bweeza nnyo ddala Mulangira Nakibinge, weebale nnyo okutuwereza
@dedlydrimofficial1083
@dedlydrimofficial1083 11 күн бұрын
Ne Kabaka Mwanga wali. Abakadde Basituka, buli mbuzi kekadde edde kunkondo yaayo
@IsaLuigaleBakibinga
@IsaLuigaleBakibinga 9 күн бұрын
Nze Newuunya Abasaba Lumbuye Abaddize Kabaka Ekyo Kyabubuyabuya !!
@Jailah256
@Jailah256 12 күн бұрын
Webale nyo omulangira nakibinge okututangazamu kuzino ensonga nze kati awo nkutegede bulunji nyoo
@benardcarson4689
@benardcarson4689 12 күн бұрын
Twembalize nyo omulangila. Lwodamu okuwayaamunaye musambe otumalileyo olugelo lwo’musango gwa’basibbe Nambugwaamu beyali atwaala eli Kabaka omwana eyali alunda embuzzi alyoke amusoye embibuzzo kumbasimbe bano. Mwembale nyo mwembalile ddala.
@ntalisthomason
@ntalisthomason 11 күн бұрын
Mulangira should be hosted at list twice a week tusobole okuyiga bingo byayogera mubiroto NGA tubiffuna wabula nga amakulu tetugategeta . Ayi omutonzi waffe akwongere okumanya
@LutaayaMorgan
@LutaayaMorgan 12 күн бұрын
Burimuntu adeyo atereze obuvobwe twezure tumanye ekitufu
@bainganasam663
@bainganasam663 12 күн бұрын
Hmmmmmmmmmm
@shakirahnabachwa6625
@shakirahnabachwa6625 12 күн бұрын
Wulira bwino !!! tusima nyo ba ssebo
@godslove7818
@godslove7818 12 күн бұрын
Abaganda and Ugandans at large listen to mulangila if you need peace in Uganda
@chenzhenquraish9553
@chenzhenquraish9553 12 күн бұрын
Nkwagade nyo
@shakirahnabachwa6625
@shakirahnabachwa6625 9 күн бұрын
Kitufu nyo ekyo mkn
@kayitesirose-zk7er
@kayitesirose-zk7er 3 күн бұрын
Mulangira oyogedde mazima
@ssegawabrian7257
@ssegawabrian7257 12 күн бұрын
I always knew sagalyabomgo was a name for men
@dw6503
@dw6503 7 күн бұрын
Gwe ssebo Nakibinge, ebyo byonna byandibadde bikola ssinga Museveni tabirimu. Museveni awadde Mayiga amanyi okukola buli kimu according to Museven's plan. Byonna byoyogera biraga oli ki project kya Museveni.
@maynalukenge9605
@maynalukenge9605 9 күн бұрын
Next part
@Jeffkabs23
@Jeffkabs23 10 күн бұрын
Naye kaweesa onyinza. Beera professional
@annetnazziwa5726
@annetnazziwa5726 11 күн бұрын
Mr kaweesi nze kyentesa mukulu nakibinge twadibade tutereza butereza nakulabika nsonga wabula sikunenya tukoze tutya okutereza obuganda no kusaba bajajja ffe okuttuyamba, omujawo akasajja kamayiga ne ka group ki kona emengo kubanga kekayambako m7
@apostlecharlesmukisa917
@apostlecharlesmukisa917 11 күн бұрын
Proverbs 22:7 The rich rules the people buganda is no more became a beggar Abataka tebalina takka museveni omunyankole yabagulira attaka mu buganda e mengo
@NooahArk
@NooahArk 9 күн бұрын
Banaaye omulagila kiki ekyetagiisa okutereeza obuganda?kuba mpulira nga amazigga gampitamu!
@janezaweddekigozi5994
@janezaweddekigozi5994 9 күн бұрын
Mahega Mahega oli kyebuza nga tokilaba ne mutabani wa Kalekezi.
@promise99
@promise99 11 күн бұрын
Mkn oyagara batutire lumbuye f waffe , nga omuyitta akomewo katti😊
@katweeleaizaka6238
@katweeleaizaka6238 4 күн бұрын
*EKIMALA KIMALA (Part II) - EBIRWA BYERABIRWA... NAYE BWE BUZIBA ENJUBA ETERA NE YETEGULA N'EMUNYENYE NE ZEFUGA OBWENGULA* Ssebo / Nnyabo webale nnyo okujjumbira n'okunnyonyola ensonga ezo ezogerwako ezitadde abantu ku bunkenke "Kabaka aliwa!!" _[gwe naawe nkusaba otuuse obubaka buno eri Bajjajjaffe bonna mu Bika n'Emituba gya Bassekabaka, Abaami ba Kabaka, awamu n'Abaganda bonna gye bawangaalira]_ Wabula nsaba tukkaanye nti: 1- Omulangira Katebe, y'ENnono, ekuumirwako ebyokwerinda okw'OBUMU bw'Abaganda okunyweeza obutebenkevu bw'Omulangira olidde Obwakabaka. Era Ennono ya Katebe kitegeeza ennyungirizo y'empuliziganya mu mitendera gy'obulongoofu n'obutuukirivu bw'Obwakabaka, Olulyo lw'Abalangira n'Ebkika; ekiyitibwa ABALONGO (Abalongoosa) ba Mujaguzo; era tewali muntu, oba olukiiko lw'abantu, alina buyinza oba obusobozi kukyusa Nnono eyo - Ennono tekyuka: nga bwekyali ku lubereberye bwekitekeddwa okuba leero, era bwekiriba emirembe gyonna - Eggwanga ly'Omuganda Omwoyo Gumu Ogutafa, Obuganda Lwaazi n'Obwakabaka Emmeeme Emu / okukkaanya. Awo nno Bajjajjaffe Abalangira b'Emituba gya Bassekabaka baakola ensobi nnene nnyo nnyini ddala, okwekangabiriza okuwagikiriza Jjuma Katebe, muzzukulu Katende ow'Olugave, ne bamukakatika mu kifundikwa ky'Omulangira wa Mujaguzo, ayitibwa Katabe😱 Katebe kitegeeza ENTEKO (enteekateeka, entegeka n'ensengeka) Y'OBULONGOOFU (ABALONGO) B'OBWENKANYA N'EBYOKERINDA KWA NNAMULNDO OKUYIMIRIZAAWO EDDEMBE LY'OBUNTU N'OBWEBANGE (FREEDOM) N'OKUTANGIRA OMULANGIRA KABAKA OKUKOZESA OBUBI AMAANYI G'OBWAKABAKA OKULINNYIRIRA OBUYINZA (RIGHTS) BW'ABANTU MU BUGANDA, OBWAKABAKA, EBIKA OBA OLULYO LW'ABALANGIRA.. 2- Olukiiko lw'Amasenge, y'Embuga ya Ssaabalongo, era y'Empulizo oba obugguliro (secret security and intelligence information communition network); era nga y'ennyungirizo z'empuliziganya ya Nnamulodo n'Omu Oyo (Omwoyo) Ttonda Dduda (Katonda) Era Olukiiko lw'Amasengere gwe mwaaliro gw'ABASIIGE okuva bika abavunaanyizibwa okulunngamya Kabaka, nga lutulwako bano wammanga: - Abalangira Abakulu b'Emituba gya Bassekabaka. ne - Bannaalinya b'Embiri za Bassekabaka. Bassekabaka, Abalangira Abakulu ab'Emituba gya Ssekabaka oba Bannalinya b'Embiri za Bassekabaka tewali n'omu ku bo oba bona alina buyinza kukyusa Nnono, kubanga balamulirwa mu mbuga y'Amasengere. Byonna ebivudde mu Lukiiko lw'Amasengere birangibwa Abalangira n'Abambejja. Abalangira be balangira (spokes persons) b'Amasengere, kyebava bayitibwa ABALANGIRA (the Spokespersons) Wabula ye Omulangira Kabaka alamulirwa mu Mbuga ya Kibaale / Namasole. Leero abantu bangi babulankanidde mu migozoobano gye bibonobono by'Empewo (Lubaale) wabwe, lwakujjawo Mbuga ya Ssaabalongo, eyitibwa Amasengere. Obuganda bwonna bubunye abafere, abagufudde omugano okuzimba Amasabo okwefunira 'Akawogo', mbu bakkakkanya obusungu bwa Lubaale. 3- Eddiiro lya Kisekwa eyo mbuga enjweteke, eyassibwawo mu mankwetu ga Bakatikkiro /Abaami ba Kabaka okwekakatika mu buyinza obusukkulumu. Nze njogedde ku Mbuga ya Ssaabataka eyitibwa Kisekwa, eyajjibwawo, n'ekigendererwa okunafuya Bajjajjaffe Abataka Abakulu b'Obusolya bw'Ebika, n'okubalemesa okutabaganya abazzukulu babwe n'okukangavvula abasigire babwe / abaami eri Kabaka, bwe baba babajeemedde oba ng'ebikolwa byabwe bikontana n'Ennono. 4- Abasiige mu mbiri za Bassekabaka awamu n'Olubiri lwa Kabaka, abensangi zino, balondebwa bulondebwa, awatali kulondoola n'okugoberera ENNONO / Ensibuko y'Omusaayi gwabwe, oba okulambikibwa okuva mu bika byabwe! Ekyo kikolebwa mu bukyamu, nga leero kye kivuddeko emirerembe gye nkayana ezitagwa. 5- Abaami ba Kabaka batekeddwa okukugirwa era tebasaanira okusemberera KABAKA yadde okusemberera Olubiri lwe, kubanga bakoze kinene nnyo okulemesa Abasiige mu mbiri za Bassekabaka okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe mu Lubiri lwa Kabaka n'Embiri za Bassekabaka. Ssekabaka Ssuuna II ye yatuuma Katikkiro we erinnya lya "KAMALABYONA" olwekobaane lye (Ssuuna II) n'Abaami be okujeemera bajjajjabe. Ne Ssekabaka Mukabya Muteesa I yatuuma Katikkiro we erinnya lya KABAKA OWEBWEERU, okunyweeza ekkobaane lya kitaawe Ssekabaka Ssuuna II okujeemera bajjajjabe. N'okutuusa leero EKKOBAANE eryo lye lisaanyizaawo ettuttumu ly'Abaganda, Obuganda n'Obwakabaka. Bassekabaka Mwanga II, Cwa II, Muteesa II ne Kabaka Muwenda Mutebi II, ebyafaayo by'Obwakabaka bwabwe bujulizi bwa nkukunala ku bikolwa by'ekkobaane okujeemera ennambiko y'Ennono... Abaami ba Kabaka bangi ku bo balowooleza mu ndowooza za buyivu bwabwe (ng'obukenkufu mu mateeka) Yadde bakunganya obutitimbe bwa sente okuva mu by'obugagga bw'Obwakabaka, naye tebafaayo kuwaayo mutemwa gwonna okulabirira bantu abawangaalira mu lubiri naddala mu mbiri za bassekabaka; oba okujjumbira okukulaakukanya ebyobulambuzi mu mbiri omuli amakula enfoffoolo okwongera okugaziya ensawo y'Obwakabaka. Wabula abaami ba Kabaka balwanira nnyo okwewa obuyinza (influence) eri Kabaka nga balemesa emitendera (protocol) egiyimirizaawo y'ebyokwerinda kwa Kabaka, Olubiri lwa Kabaka n'Embiri za Bassekabaka. Awo we wava Emize gy'Abaami ba Kabaka, egisenkenya obutebenkevu bwa Nnamulondo - ng'Okwegulumiza, Obwanakyemalira n'obwannakigwanyi, ng'Omulangira alidde Nnamulondo yekobaana n'Abaami be okujeemera bajjajjabe, Abalangira Abakulu ab'Emituba gya Bassekabaka, Bannaalinya n'Abataka Abakulu b'Obusolya bw'Ebika. Anti naawe okimanyi "abaami ba Kabaka be bamulya mu ngalo..." (naawe kyemalireeyo) Nze Katwere Musajjaakaawa (+256 704 801313) *Katwe Katono Kamuwunda Empanga ya Muwanga*
@RonniePrince1-ff6ge5vi9b
@RonniePrince1-ff6ge5vi9b 7 күн бұрын
Jesus Christ is the way,truth and life...#John 14:6...
@fhfiorfi7088
@fhfiorfi7088 3 күн бұрын
Lumbuye takyayina kyagaba bantu
@namuwongeconstance5422
@namuwongeconstance5422 12 күн бұрын
But kabaka is rich,why of all countries Namibia??? 😢😢😢😢
@user-pn9rr2vv4r
@user-pn9rr2vv4r 8 күн бұрын
Museveni wanted to imprison him and Kill him from there
@namwanjecossy9758
@namwanjecossy9758 10 күн бұрын
Wama mulangila, tubulile ku mulangila SABAGELEKA yefila ebungeleza
@sskajjazuraika6996
@sskajjazuraika6996 12 күн бұрын
Bagundi ...kati ekituufu kki? ani ye ani? Tuwulirize ki tuleke ki!!!!!!! Hummmm.....!!!!byampuna
@user-pn9rr2vv4r
@user-pn9rr2vv4r 8 күн бұрын
Muleeta Kabaka waffee
@MariamJose-pi3sn
@MariamJose-pi3sn 12 күн бұрын
Emisambwa jabuganda jejerumira kabaka. Omulangira webale nyo okusomesa wewawo
@devbakka4073
@devbakka4073 11 күн бұрын
Sebbo mukama wange yansindikako mukobe naye.... Mulangira nsaba Katonda akunsisinkanyeko lumu.Nze mukama wange yampa leave oluvanyuma lwokuntumanga nga ensowole zasigibwa dda mubikka ebyenjawulo ate nga zikolagana ne muna namajjini Mayega.Omwaliro gwa butonzi mu bya musoke omusokerwa.
@AnnaMichael-bi6zt
@AnnaMichael-bi6zt 7 күн бұрын
Bino ebintu obimanya kyetagisa tussa mu class nebabituyigiriza ,kati nfunyemu byenjize.
@Nakiyingi-rb5bx
@Nakiyingi-rb5bx 11 күн бұрын
Nze nange 100 ku100 ndmabega wa mulangila okulabula nokutaasa embeela eliwo kwajja netunoonya k.Mutebi nga tatukikako mayiga ngatugoba bugobi naye kati tulinze enfundikwa yabino ate tulebe mwebinaaba
@gen.e.israel508
@gen.e.israel508 12 күн бұрын
No one discusses mengo issues & Kabaka openly has legitimate info. These are sensitive issues just talkers
@abalasangeye7701
@abalasangeye7701 12 күн бұрын
Kaakano nno k'oziyingidde olabika wamma gwe olina ku bwino. Otyo...
@NabbanjaAllen-lw8rg
@NabbanjaAllen-lw8rg 2 күн бұрын
​@@abalasangeye7701😂😂😂😂otyo nange ninze
@abalasangeye7701
@abalasangeye7701 Күн бұрын
@@gen.e.israel508 Oyo omumanyi oba omuyita ba kaceere bammwe bano abeokuta street?
@muzamirbaigwitte9959
@muzamirbaigwitte9959 11 күн бұрын
Nsaside nyo nyo nyo abbo abakuvuma. Abaganda abasinga webalikutegerera nga balimumaaso ga Taata wensi Kabaka Bulamu.
@sseguyawilly3772
@sseguyawilly3772 11 күн бұрын
Kyova olaba nkwagalanyo mulangira wama tuyambe bambi
@user-bv9vm9ig5w
@user-bv9vm9ig5w 12 күн бұрын
Nakibiinge mutuufu ettaka lya buganda teritandikidde ku mayiga lyatandikadda okubbibwa atenga tayogera
@dianmissy3010
@dianmissy3010 12 күн бұрын
Nze Ndagire Nalwadda simanyi oba kyali muganda kuba obuganda busanawo ate abaganda bebabusanyawo !nze namanya ntya okugeyita😢
@abalasangeye7701
@abalasangeye7701 12 күн бұрын
Ani gw'oteekakasa oba muganda oba si muganda?
@dr.watuwawilliams1639
@dr.watuwawilliams1639 12 күн бұрын
Mutebi bamusonyiwe.Yakullira UK.Talina byamanyi.Yabuzaabuzibwa..
@EarlyIntervention778
@EarlyIntervention778 10 күн бұрын
Ono simulangira. Kabano.
@user-fm4wx3xj5c
@user-fm4wx3xj5c 12 күн бұрын
Naye kakati sebo tosobola tugamba kubino byona ebigenda mumaso ensi Uganda lwaki etabanguse bweti?😢😢😢😢😢
@semakularichard6632
@semakularichard6632 11 күн бұрын
Ssebo Omulangira lambulurira Àbàganda kiki ekyali mu ndagààno eyo eya 2013?
@nakabugwuSarah
@nakabugwuSarah 9 күн бұрын
Kakisilani Ako kamayiga
@MukisaJulie-mv3kv
@MukisaJulie-mv3kv 11 күн бұрын
Omlangira twakufuna nga kyilabo wangala nga osomesa ensi yafe
@nassoloharrieet7821
@nassoloharrieet7821 11 күн бұрын
Wabula Solomon Kaweesa otama 😏😏 nze nandikubattudde mwana🙄
@abalasangeye7701
@abalasangeye7701 11 күн бұрын
Nassolo ku Serena awo abeerawo nnyo. Kale togaana kuyitirawo omubattule. Omanyi mwalema okumanya.
@NamboozeFlorence-dc2vn
@NamboozeFlorence-dc2vn 10 күн бұрын
Mulangila tuyambe otugabile Nalongo atwogelele nebajjajja batutase tuffa tugwawo
@user-fd7lt1tw9r
@user-fd7lt1tw9r 12 күн бұрын
Ebyama bingi nnyo ensi byetamanyi kati bwotuka ku mulembe gwabano abazalidwa mu 80 ate bo bawuta nebakataga bukatazi, ekutufu obutonzi bwediza obuyinza bwensi abo abalonde bakimanyi.
@MusilikPeoplez
@MusilikPeoplez 7 күн бұрын
Nze siri muganda naye omulangira mutuufu nyyo banange
@alicekin8753
@alicekin8753 11 күн бұрын
Mulangira, Nakibinge, lwaki oyogeraku Fred Lumbuye, nti adde e Uganda , akwate amafumu, namaliba bakume ebyoto.
@teddienalongo1593
@teddienalongo1593 12 күн бұрын
Naboosa sebugwawo yomu kubawala abasatu abatemula sekabaka mutesaa 2
@user-bv9vm9ig5w
@user-bv9vm9ig5w 12 күн бұрын
Nakibinge baaba mukoowu ku mayiga mbu akavubuka😂😂😂😂
@kingjahkyemeza8044
@kingjahkyemeza8044 12 күн бұрын
Mulangira ndi nawe, airticket yange njirina
@user-ku2pf7oc8l
@user-ku2pf7oc8l 12 күн бұрын
Omulangila Nakibinge kyogamba Katebe teyasiba munyango gwa Kabaka????
@LutaayaMorgan
@LutaayaMorgan 12 күн бұрын
Abaganda bwebunde muzukukee wabura obuganda bugwawo wabura
@MackleaneNabbosa
@MackleaneNabbosa 7 күн бұрын
Ebyomunju tebitotolwa , ensonga ezimu tezetaaga mu camera, kasita olaba nga omuntu ayanjala obuganda abaako ebigendererwa ebili personal. Buganda telina kisenge kya nkizo?
@user-vp9zu7ty3v
@user-vp9zu7ty3v 12 күн бұрын
Do spears work in this generation?
OMULANGIRA NAKIBINGE: KABAKA TALINA MPEWO ZIMULAMULA BALABE BE
35:32
Solomon Kaweesa
Рет қаралды 9 М.
Luck Decides My Future Again 🍀🍀🍀 #katebrush #shorts
00:19
Kate Brush
Рет қаралды 8 МЛН
AMADDA GA BOBI WINE - WALIWO EMIKOLO GY'ALINA OKUKOLA OKUFUNA OBUYINZA
37:19
Tamale Mirundi nemboozi yemizimu ja Buganda
43:05
Kasuku Live
Рет қаралды 13 М.
PROPHET MATAYO: KABAKA BW'ATADDA NGA MULAMU EBIDDAKO BIBI
31:23
Solomon Kaweesa
Рет қаралды 86 М.
OBULIMBA BWA MAYIGA KU KABAKA. #deepmind
20:27
TV 10 Gano Mazima
Рет қаралды 6 М.
Luck Decides My Future Again 🍀🍀🍀 #katebrush #shorts
00:19
Kate Brush
Рет қаралды 8 МЛН